Amyuka omwogezi w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Alex Waiswa Mufumbiro, azziddwa ku limanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 6, January, 2026. Mu kkooti e Nakawa, Mufumbiro ali ku misango gy’okukuma omuliro mu bantu nga kigambibwa emisango yagizza nga 4, September, 2025 bwe yalagira abawagizi ba NUP okulumba okutemula omusirikale mu kitongole ky’obwannanyini mu […] The post BAMBI! Ebya Alex Mufumbiro bikyalanda, azziddwa e Luzira appeared first on Galaxy FM 100.2 .