Mmeeya wa Ttawuni kkanso ya Kyengera, Mathias Walukagga, wakulinda okutuusa okulonda okuliddako mu 2031, okuddamu okwesimbawo ku ky’omubaka wa Palamenti e Busiro East. Walukagga yali yaddukira mu kkooti enkulu mu Kampala ng’awakanya ekya kakiiko k’ebyokulonda, okumuggya mu lwokaano, olw’obutaba na biwandiiko bya buyigirize. Wabula omulamuzi wa kkooti enkulu Simon Peter Kinobe, akaanyiza n’akakiiko k’ebyokulonda, Walukagga […] The post AMAZIGA! Mathias Walukagga kaweddemu, omulamuzi akatyemudde appeared first on Galaxy FM 100.2 .