ESSANYU! Omulamuzi agobye okusaba kwa Mbowe, Ssenyonyi ne banne bakomyewo mu kibalo

Omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala agobye okusaba kwa Bwowe Ivan, munnakibiina ki People’s Freedom Front (PFF), okulangirirwa ng’omubaka wa Nakawa Division West nga tavuganyiziddwa. Mbowe, yaddukira mu kkooti enkulu, ng’awakanya ensala y’akakiiko k’ebyokulonda, okuleka mu lwokaano abantu 7, bagamba nti mu kwewandiisa wakati wa 22 – 23, October, 2025, basaayo Nakawa West, Konsituwense etali […] The post ESSANYU! Omulamuzi agobye okusaba kwa Mbowe, Ssenyonyi ne banne bakomyewo mu kibalo appeared first on Galaxy FM 100.2 .