BAMBI! Ebya Besigye ne Lutale bikyalanda, bazziddwa e Luzira

Okuwuliriza omusango gwa Dr Kizza Besigye, Hajji Obed Lutale ssaako ne munnamaggye Captain  Oola Oyaaa Denis gwongezaayo era bonna bazziddwa ku limanda mu kkomera e Luira. Besigye ne Hajji Lutale, bali ku misango gy’okulya mu nsi lukwe. Okusinzira ku bannamateeka ba Besigye ne Lutale, oludda oluwaabi, lukyalemeddwa okubawa obujjulizi bwonna, obugenda okwesigamwako, okuwulira omusango. Bano, […] The post BAMBI! Ebya Besigye ne Lutale bikyalanda, bazziddwa e Luzira appeared first on Galaxy FM 100.2 .