GIWUNYE! Muzibe eyasobezza ku mwana asabye ekisonyiwo mu kkooti

Omuzibe Ivan Birungi, eyakwatiddwa ku misango gy’okusobya ku mwana, akkiriza emisango gyonna, mu maaso g’omulamuzi akulira kkooti ento e Mukono, Paul Matyama. Omwana eyasobezeddwako wa myaka 15. Oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Josephine Nanyonga lugamba nti Birungi olw’embeera gy’alimu nti muzibe, yasaba mukwano gwe ategerekeseeko erya Gift, amunoonyeze omukozi okuva mu kyalo. Omukozi, yaleetebwa okumuyambako ng’atambula […] The post GIWUNYE! Muzibe eyasobezza ku mwana asabye ekisonyiwo mu kkooti appeared first on Galaxy FM 100.2 .