GIWUNYE! Poliisi ekutte 3 mu by’okubba Pikipiki, 10 zizuuliddwa

Poliisi y’e Wakiso ekoze ekikwekweeto mwekwatidde abantu basatu (3) abagambibwa nti baludde nga beenyigira mu kubba Pikipiki mu bitundu bye Kampala n’emirirwano. Poliisi egamba nti nga 13, Feb, 2026, Ssesanga Equiam yatwala omusango ku Poliisi bwe yali abiddwako Pikipiki ekika kya Bajaj Boxer namba UMA 191DV. Ssesanga agamba nti ababbi era baali ku Pikipiki nga […] The post GIWUNYE! Poliisi ekutte 3 mu by’okubba Pikipiki, 10 zizuuliddwa appeared first on Galaxy FM 100.2 .