AMAZIGA! Muzibe asibiddwa emyaka 7 lwa kulya mwana muto

Muzibe Ivan Birungi, eyakwatiddwa ku misango gy’okusobya ku mwana, kyaddaki akaligiddwa emyaka 7. Ekibonerezo kimuweereddwa, omulamuzi wa kkooti esookerwako e Mukono, Paul Matyama. Mu kuwa ensala, omulamuzi Matyama agambye nti wadde oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Josephine Nanyonga lwasabye kkooti, Birungi okusibwa emyaka 14, asazeewo okumusalirako ng’asinzidde ku nsonga eziwerako omuli emyaka gye, ekikula kye, okwenyigira […] The post AMAZIGA! Muzibe asibiddwa emyaka 7 lwa kulya mwana muto appeared first on Galaxy FM 100.2 .