KIWEDDE! Omwana eyatta nnyina mu bukambwe, naye attiddwa

Omwana eyatta nnyina, namuziika mu nnyumba mu disitulikiti y’e Iganga, akubiddwa abatuuze okutuusa naye lw’attiddwa. Anthony Kalulu myaka 21, abadde aliira ku nsiko, oluvanyuma lw’okutta nnyina Sylvia Balikulimya eyali myaka 56 olw’obutakaanya obwali ku ttaka, Poloti 30 ku 100, okwali kutudde amaka ga nnyina. Wiiki ewedde ku Lwokuna ekiro, omwana yalumba nnyina mu makaage ku […] The post KIWEDDE! Omwana eyatta nnyina mu bukambwe, naye attiddwa appeared first on Galaxy FM 100.2 .