BAMBI! Kikiino ekirwadde ekituufu ekisse Raila Odinga

Bannansi mu ggwanga erya Kenya, bakyakungubaga olw’okufa kwa Raila Odinga, eyaliko Ssaabaminisita w’eggwanga. Odinga afiiridde ku myaka 80 mu ggwanga erya India nga kigambibwa, abadde akedde kutambulamu ng’ali ne famire ye ssaako n’abasawo, kyokka agudde wansi omulundi gumu ng’omutima gwesibye. Yazaalibwa mu bitundu bye Maseno mu disitulikiti y’e Kisumu e Nyanza nga 7, January 1945. […] The post BAMBI! Kikiino ekirwadde ekituufu ekisse Raila Odinga appeared first on Galaxy FM 100.2 .