Dayirekita w’essomero atemeddwa ebiso Abatuuze ku kyalo Ngandu mu ggombolola y’e Mukono Central mu kibuga Mukono, bawanjagidde Poliisi okunoonya abatemu, abebijjambiya, abatambulira ku Pikipiki mu kitundu kyabwe. Abatemu abo, bazindukirizza Geoffrey Mayanja Ssezibwa myaka 54, Dayirekita we ssomero lya JesyJonny Day and Boarding Primary School, bwe yabadde akedde okugenda ku ssomero, ne bamutemateema ebijjambiya ku […] The post BAMBI! Dayirekita w’essomero atemeddwa ebiso mu maaso g’abayizi appeared first on Galaxy FM 100.2 .