SSENTE! Omupoliisi Nsiima eyakuba omuwala empi ayimbuddwa

Omusirikale wa Poliisi Nsiima Clive Barigye myaka 34, ayimbuddwa kakalu ka kkooti enkya ya leero. Mu maaso g’omulamuzi Nicholas Aiso ku City Hall mu Kampala, Nsiima ayimbuddwa, kakalu ka kkooti, akakadde kamu ate abamweyimiridde okuli Mushabe Daniel – Kojjaawe Iguma Mark – Muganda we Nkwasi Cissy – Mwanyina, basabiddwa ssente obukadde 5 buli omu, ezitali […] The post SSENTE! Omupoliisi Nsiima eyakuba omuwala empi ayimbuddwa appeared first on Galaxy FM 100.2 .