Galaxy FM
Omuloodi wa Kampala Ssalongo Ronald Balimwezo, awanjagidde bannakampala bonna, abalowooza nti bali mu ntobazi, okuyimiriza eky’okuzimba. Balimwezo, agamba nti bakaanyiza n’ekitongole ki NEMA okuyimiriza okumenya abantu okumala ebbanga lya mwezi gumu (1), baseewo akakiiko aka disitulikiti mu Kampala, okulambika ku ntekateeka y’okumenya. Akakiiko kuliko abantu ab’enjawulo omuli – Ababaka ba Palamenti 10 abali Kampala – […] The post KIWEDDE! Abali mu ntobazi muveeyo, Omuloodi Balimwezo alabudde Bannakampala appeared first on Galaxy FM 100.2 .
Go to News Site