
KITALO! Ow’emyaka 14, asse ow’emyaka 15 e Jinja
Poliisi e Jinja esobeddwa olw’omwana okutta mwana munne, wakati mu kulwana nga bali ku ssomero, akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo. Omwana Collin Byaguba myaka 15, ng’abadde mu kibiina kyakutaano (P5) era ng’abadde mutabani wa Waiswa Mutagaya, omutuuze ku kyalo Namuvundu mu ggoombolola y’e Butagaya mu disitulikiti y’e Jinja, yattiddwa mwana munne ali mu gy’obukulu 14. Ekyavuddeko abaana […] The post KITALO! Ow’emyaka 14, asse ow’emyaka 15 e Jinja appeared first on Galaxy FM 100.2 .