Galaxy FM
Eyali Minisita omubeezi ow’ensonga z’e Karamoja era omubaka omukyala ow’e Bududa, Agnes Nandutu, asingisiddwa emisango gy’okubba amabaati era kati alinze kuweebwa kibonerezo. Nandutu ng’ali mu offiisi nga Minisita, yeenyigira mu kubba amabaati g’e Karamoja nga yatwala amabaati 2,000 wakati wa June ne July 2022, nga ku ffaamu ye (Nandutu) e Mukono, bazuulayo amabaati 1,617. Nandulu, […] The post KAWEDDEMU! Eyali Minisita wa Museveni, Nandutu asindikiddwa e Luzira appeared first on Galaxy FM 100.2 .
Go to News Site