Galaxy FM
Eyali Minisita omubeezi ow’ensonga z’e Karamoja era omubaka omukyala ow’e Bududa, Agnes Nandutu, eyasingisiddwa emisango gy’okubba amabaati, yetoonze olw’ensobi zayakola. Nandutu ng’ali mu offiisi nga Minisita, yeenyigira mu kubba amabaati g’e Karamoja ba Karachuna nga yatwala amabaati 2,000 wakati wa June ne July 2022, nga ku ffaamu ye (Nandutu) Mukono, bazuulayo amabaati 1,617. Mu kkooti […] The post BAMBI! Agnes Nandutu akkiriza nti kaweddemu, yetoonze appeared first on Galaxy FM 100.2 .
Go to News Site