BAMBI! Wuuno maama akwatiddwa ku by’okwokya omwana
Galaxy FM

BAMBI! Wuuno maama akwatiddwa ku by’okwokya omwana

Poliisi e Nateete ekutte omukyala ku misango gy’okutulugunya omwana omuto omulenzi myaka 10 ng’ali mu P4 ku kyalo Kanaala Zone mu ggoombolola y’e Bunamwaya mu disitulikiti y’e Wakiso. Omukyala Nankunda Esther myaka 34 yakwatiddwa. Kigambibwa wiiki ewedde ku Lwokutaano ku lunnaku lwa Eid, nga 20, March, 2026 ku ssaawa nga 11 ez’akawungeezi, Nankunda, yakwata omwana […] The post BAMBI! Wuuno maama akwatiddwa ku by’okwokya omwana appeared first on Galaxy FM 100.2 .

Go to News Site